lke_act_text_reg/18/04.txt

1 line
401 B
Plaintext
Raw Permalink Blame History

This file contains ambiguous Unicode characters

This file contains Unicode characters that might be confused with other characters. If you think that this is intentional, you can safely ignore this warning. Use the Escape button to reveal them.

\v 4 N'awakaniranga mu ikuŋaaniro buli sabbiiti, n'asendasendanga Abayudaaya n'Abayonaani. \v 5 Naye Siira no Timoseewo bwe baaviire e Makedoni, Pawulo n'awalirizibwa ekigambo, ng'ategeeza Abayudaaya nga Yesu niiye Kristo. \v 6 Bwe baamutangiire ne bamuvuma, nakunkumula engoye gye n'abakoba nti Omusaayi gwanyu gubbe ku mitwe gyanyu: nze ndi mulongoofu: okutandiika atyanu nayaba eri ab'amawanga.