\v 6 Ne babita mu nsi y'e Fulugiya ne Galatiya, kubanga baagaaniibwe Omwoyo Omutukuvu okutumula ekigambo mu Asiya; \v 7 bwe baatuukiire okumpi ne Musiya, ne bagezyaku okugenda mu Bisuniya, n'Omwoyo gwa Yesu n'atabaikirirya; \v 8 ne beekooloobya Musiya, ne batuuka e Tulowa.