lke_act_text_reg/11/04.txt

1 line
435 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 4 Naye Peetero n'atandika n'abanyonyola kimu Ku kimu ng'akoba nti \v 5 Nze nabbaire mu kibuga Yopa nga nsaba; omwoyo gwange ne guwaanyisibwa, ne mbona mu kwolesebwa ekintu nga kiika ng'eisuuka einene, nga kikwatiibwe ku birenge ebina okwisibwa nga kiva mu igulu, ne kingizira: \v 6 bwe neekalirizirye amaiso ne ndowooza ne mbona ebisolo by'oku nsi ebirina amagulu ana n'ebisolo eby'omu nsiko, n'eby'ekuusa n'enyonyi egy'omu ibbanga.