\v 29 Abayigirizwa, buli muntu nga bwe yabbaire n'ebintu, ne bateesia okuweereza ab'oluganda ababbaire batyama e Buyudaaya: \v 30 n'okukola ne bakola batyo ne baweereza abakaire mu mukono gwa Balunabba no Sawulo.