1 line
449 B
Plaintext
1 line
449 B
Plaintext
\v 21 Dawudi n'a koba Mikali nti Kyabbire mu maiso ga Mukama, eyanondere okusinga itaawo n'o kusinga enyumba ye yonnayona okunfuula omukulu w'a bantu ba Mukama, owa Isiraeri: kyenaavanga nzanyira mu maiso ga Mukama. \v 22 Era neeyongeranga okwetoowaalya okusingawo, era naabbanga anyoomebwa mu maiso gange nze: naye abazaana b'o yogeireku abo balinteekamu ekitiibwa. \v 23 Mikali muwala wa Sawulo n'atazaala mwana okutuusya ku lunaku kwe yafiiriire. |