lke_2sa_text_reg/06/21.txt

1 line
449 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 21 Dawudi n'a koba Mikali nti Kyabbire mu maiso ga Mukama, eyanondere okusinga itaawo n'o kusinga enyumba ye yonnayona okunfuula omukulu w'a bantu ba Mukama, owa Isiraeri: kyenaavanga nzanyira mu maiso ga Mukama. \v 22 Era neeyongeranga okwetoowaalya okusingawo, era naabbanga anyoomebwa mu maiso gange nze: naye abazaana b'o yogeireku abo balinteekamu ekitiibwa. \v 23 Mikali muwala wa Sawulo n'atazaala mwana okutuusya ku lunaku kwe yafiiriire.