1 line
258 B
Plaintext
1 line
258 B
Plaintext
|
\v 4 Nasagira Mukama, n'angiramu, N'andokola mu kutya kwange kwoakwona. \v 5 Baamulingirira, ne babona omusana: Era amaiso gaabwe tegaakwatibwenga nsoni emirembe gyonagyona. \v 6 Omunaku ono yakoowoire, Mukama n'amuwulira, N'amulokola mu naku gye gyonagyona.
|