Fri Jun 28 2024 18:06:53 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
Ngabirano Deus 2024-06-28 18:07:05 +03:00
commit 218bb4143f
1120 changed files with 1186 additions and 0 deletions

1
01/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Alina omukisa omuntu atatambulira mu kuteesya kw'ababbiibi, waire okwemerera mu ngira y'abo abalina ebibbiibi, waire okutyama ku ntebe y'abanyooma. \v 2 Naye amateeka ga Mukama niigo gamusanyusya; Era mu mateeka ge mw'alowoozerya emisana n'obwire.

1
01/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Yeena alifaanana ng'omusaale ogwasimbiibwe okumpi n'ensulo egy'amaizi, Ogubala emere yaagwo mu ntuuko gyaayo, Era amakoola gaagwo tegawotoka; Na buli ky'akola, akiweerwaku omukisa.

1
01/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Ababiibi ti batyo; Naye bali ng'ebisusunku, empewo bye gifuumuula. \v 5 Ababiibi kyebaliva baleka okwemerera mu musango, waire abalina ebibbiibi mu ikuŋaaniro ly'abatuukirivu.

1
01/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Kubanga Mukama amaite engira y'abatuukirivu: Naye engira ly'ababbiibi erigota.

1
02/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Kiki ekibagugumukirye ab'amawanga, N'abantu kiki ekibalowoozeserye ekibulamu? \v 2 Bakabaka ab'ensi beeteekereeteekere, N'abafuga bateeserye ebigambo wamu, Ku Mukama no ku Masiya we nga batumula nti \v 3 Leka tumenyemenye enjegere gyaabwe, Tusuule wala emiguwa gyabwe.

1
02/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Atyama mu igulu aliseka, Mukama alibaduulira. \v 5 Mu biseera bidi alibakoba mu busungu bwe, Alibateganya mu kiruyi kye ekingi:

1
02/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Naye nateekere kabaka wange Ku lusozi lwange olutukuvu Sayuuni. \v 7 Ekiragiro ndikibuulira: Mukama yankobere nti Iwe oli mwana wange; Watyanu nkuzaire.

1
02/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Onsabe nze, nzeena ndikuwa amawanga okubba obusika bwo, N'ensonda egy'ensi okubba amatwale go. \v 9 Olibimenya n'omwigo ogw'ekyoma; Olibyasya ng'entamu ey'omubbumbi.

1
02/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Kale atyanu mubbe n'amagezi, imwe bakabaka: Mwege, imwe abasala omusango gw'ensi. \v 11 Muweereze Mukama n'okutya, Era musanyuke n'okutengera.

1
02/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Munywegere omwana, aleke okusunguwala, naimwe ne mugota mu ngira, Kubanga obusungu bwe bulibuubuuka mangu. Balina omukisa bonabna abamweyuna iye.

1
03/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Mukama, abalabe bange nga beeyongeire! Abagolokoka okunnumba bangi. \v 2 Bangi abatumula ku meeme yange Nti Talina kuyambwa mu Katonda. (Seera)

1
03/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Naye iwe, Mukama, oli ngabo enkuuma; Ekitiibwa kyange, era ayimirerya omutwe gwange. \v 4 N'eidoboozi lyange, nkoowoola Mukama, Yeena angiramu okuva ku lusozi lwe olutukuvu. (Seera)

1
03/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Nagalamirira ne ngona; Ne nzuuka; kubanga Mukama niiye ankuuma. \v 6 Tinditya mitwalo gya bantu, Abaneetooloola okunumba.

1
03/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Golokoka, ai Mukama: ondokole, ai Katonda wange: Kubanga wakubbire abalabe bange bonabona ku itama, Wamenyere amainu g'ababbiibi. \v 8 Obulokozi buli eri Mukama: Omukisa gwo gubbe ku bantu bo. (Seera)

1
04/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ongiremu bwe nkukungira, ai Katonda ow'obutuukirivu bwange; Wansumuluire bwe nabbaire mu naku; Onsaasire, ompulire okusaba kwange.

1
04/02.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 2 Imwe abaana b'abantu, mulituusya waina okukyuusya ekitiibwa kyange mu nsoni? Mulituusa waina okutaka ebibulamu, n'okusengererya eby'obubbeyi? (Seera) \v 3 Naye mutegeere nga Mukama yeegisiire atya Katonda: Mukama yawuliranga bwe naamukoowoolanga.

1
04/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Mwemerere nga mutya, muleke okwonoona: Mulowooze mu mwoyo gwanyu ku kitanda kyanyu, musiriikirire. (Seera) \v 5 Muweeyo sadaaka egy'obutuukirivu, Era mwesige Mukama.

1
04/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Waliwo bangi abatumula nti Yani alitulaga ekintu ekisa? Mukama, niiwe oyetere omusana ogw'amaiso go ku ife. \v 7 Otekere eisanyu mu mwoyo gwange, okusinga ery'omu kyengera ky'emere n'omwenge gwabwe. \v 8 Mu butatya naagalamiriranga ne ngona: Kubanga igwe wenka, Mukama, ontuukya mu mirembe.

1
05/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Wulira ebigambo byange, ai Mukama, Oteekeyo omwoyo eri ebirowoozo byange. \v 2 Wulira eidoboozi ly'okukunga kwange, Kabaka wange, era Katonda wange: Kubanga nkusaba iwe. \v 3 Ai Mukama, buli makeeri wawuliraaga eidoboozi lyange; Buli makeeri nalongoosyanga okusaba kwange gy'oli, ne moga.

1
05/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Kubanga toli Katonda asanyusibwa obubbiibi: Ebitasaana tebyatyamenga gy'oli. \v 5 Abeenyumirirya tebaayemererenga mu maiso go: Okyawa bonabona abakola, ebitali bituukirivu. \v 6 Olizikirirya abatumula eby'obubbeyi: Mukama akyawa omuntu aita n'abbeyabbeya.

1
05/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Naye ku lwange mu bungi bw'ekisa kyo nayingiranga mu nyumba yo: Mu kukutya naasinzanga nga ntumula yeekaalu yo entukuvu. \v 8 Ontwale, ai Mukama, mu butuukirivu bwo olw'abalabe bange; Onsengererye engira yo mu maiso gange.

1
05/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Kubanga tewali bwesigwa mu minwa gyabwe: Omwoyo gwabwe bubbiibi busa: Omusyo gwabwe niiyo entaana eyasaamiriire; Beegondya n'olulimi lwabwe. \v 10 Obateekeku omusango, ai Katonda; Bagwe olw'okuteesya kwabwe ibo: Obasindike mu kwonoona kwabwe okungi; Kubanga bakujeemeire iwe.

1
05/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Naye bonabona abeesiga iwe basanyukenga, Bayoogaanenga mu isanyu buliijo, kubanga iwe obakuuma: Era abataka eriina lyo basanyukirenga mu iwe. \v 12 Kubanga oliwa omutuukirivu omukisa; Ai Mukama, olimwetooloolya ekisa ng'engabo.

1
06/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ai Mukama; tonenya mu busungu bwo, So tombuulirira mu kiruyi kyo ekibuubuuka. \v 2 Onsaasire, ai Mukama; kubanga mpotokeire dala: Ai Mukama, omponye; kubanga amagumba gange geeraliikiriire.

1
06/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Era n'emeeme yange yeeraliikiriire inu: Weena, ai Mukama, Olituukya waina? \v 4 Ira, ai Mukama, ondokole emeeme yange: Omponye olw'ekisa kyo: \v 5 Kubanga wabula akwijuukirira mu kufa: Yani alikwebalirya mu magombe?

1
06/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Okusinda kwange kunkoowerye; Buli bwire nkulukutya ekiriri kyange; Ekitanda kyange nkizibya n'amaliga. \v 7 Eriiso lyange likulukutire olw'okunakuwala; Likairikire olw'abalabe bange bonabona.

1
06/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Muveewo we ndi, mwenamwena abakola ebitali bituukirivu; Kubanga Mukama awuliire eidoboozi ly'okukunga kwange. \v 9 Mukama awuliite okwegayirira kwange; Mukama yanakiriryanga okusaba kwange. \v 10 Abalabe bange bonabona baliswazibwa, balyeraliikirira inu: Balidda enyuma, baliswazibwa mangu.

1
07/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ai Mukama, Katonda wange, neesiga niiwe: Ondokole eri abo bonabona abambinga, omponye: \v 2 Aleke okutaagula emeeme yange ng'empologoma, Okugitaagulataagula, nga wabula eyamponya.

1
07/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Ai Mukama, Katonda wange, oba nga nakolere ntyo; Oba nga obutali butuukirivu buli mu mikono gyange; \v 4 Oba nga namuwalanire obubbiibi eyaibaire n'emirembe gye ndi; (Bbe, naye nawonyerye eyabbaire omulabe wange obwereere:)

1
07/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Ankyawa ayiganye emeeme yange, agityameku: Aniiniirire obulamu bwange wansi mu itakali, Aikye ekitiibwa kyange mu nfuufu. (Seera)

1
07/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Golokoka, ai Mukama, mu busungu bwo, Weesimbe ku bukambwe obw'abalabe bange: Era onzuukukire; walagiire omusango. \v 7 Era eikuŋaaniro ery'amawanga likwetooloole: Oire waigulu okubafuga

1
07/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Mukama aweerezya omusango amawanga: Osale omusango gwange, ai Mukama, olw'obutuukirivu bwange n'amazima gange agali mu nze. \v 9 Singa obubbiibi obw'ababbiibi buweirewo, naye abatuukirivu iwe obanywezye: Kubanga Katonda ow'obutuukirivu agezya emyoyo n'emeeme.

1
07/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Engabo yange eri no Katonda, Alokola abalina emwoyo ogw'amazima. \v 11 Katonda niiye musali w'emisango omutuukirivu, Era niiye Katonda alina obusungu buli lunaku.

1
07/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Omuntu bw'atakyuka, aliwagala ekitala kye; Aleegere omutego gwe, aguteekereteekere. \v 13 Era amuteekeireteekeire ebintu ebiita; Emisaale gye agiteekaku omusyo.

1
07/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Bona, alina ekida Olw'obubbiibi; Niiwo awo, eigwako lye niilyo eitima, era aizaire obubbeyi. \v 15 Yakolere obwina, yabusimire, Era agwire mu lusalosalo lwe yakolere. \v 16 Eitima lye liriirira ku mutwe gwe iye, N'ekyeju kye kirituuka ku bwezinge bwe.

1
07/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Neebalyanga Mukama olw'obutuukirivu bwe: Nayembanga okutendereza eriin lya Mukama ali waigulu einu.

1
08/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ai Mukama, Mukama waisu, Eriina lyo nga isa inu mu nsi gyonagyona! Niiwe eyateekere ekitiibwa kyo ku igulu. \v 2 Mu muwa gw'abawere n'abanyonka wanywezerye amaani, Olw'abalabe bo, Kaisi osirikye omulabe n'oyo awalana eigwanga.

1
08/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Bwe ndowooza eigulu lyo, omulimu gw'engalo gyo, Omwezi n'emunyeenye, bye walagiire; \v 4 Omuntu niikyo kiki, iwe okumwijukira, Oba omwana w'omuntu, iwe okumwijukira? \v 5 Kubanga wamukolere okubulaku akatono okubba nga Katonda, Era omuteekaku engule ey'ekitiibwa n'eitendo.

1
08/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Wamufugirye emirimu egy'emikono Wateekere ebintu byonabyona wansi w'ebigere bye: \v 7 Entama gyonagyona n'ente, Era n'ensolo egy'omu nsiko; \v 8 Enyonyi egya waigulu, n'ebyenyanza ebiri mu nyanza, Buli kintu ekibita mu mangira ag'enyanza.

1
08/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Ai Mukama, Mukama waisu, Eriina lyo nga isa inu mu nsi gyonagyona!

1
09/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Neebalyanga Mukama n'omwoyo gwange gwonagwona; Naayolesyanga ebikolwa byo eby'ekitalo byonabyona. \v 2 Naasanyukanga najagulizanga mu iwe: Naayembanga okutendereza eriina lyo, iwe ali waigulu inu.

1
09/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Abalabe bange bwe baira enyuma, Beesitala ne bazikirira mu maiso go. \v 4 Kubanga iwe wayambire ensonga yange n'ebigambo byange; Watyaime ku ntebe, ng'osala omusango ogw'ensonga.

1
09/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Wabogoleire amawanga, wazikirizirye ababiibi, Wasangwire eriina lyabwe emirembe n'emirembe. \v 6 Abalabe baweirewo, baviibwamu emirembe egitawaawo; N'ebibuga bye wamenyere. Era n'ekiijukiryo kyabyo kizikiriire.

1
09/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Naye Mukama abbaawo emirembe egitawaawo: Ateekereteekere entebe ye okusala omusango. \v 8 Yeena alisala omusango ogw'ensi gyonagyona mu butuukirivu, Aliwa omusango amawanga mu mazima.

1
09/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Era Mukama yabbanga kigo ekiwanvu eri abayiganyizibwa, Ekigo ekiwanvu mu biseera eby'enaku; \v 10 N'abo abamaite erinnya lyo besiganga iwe; Kubanga iwe, Mukama, okaali kubaleka abakusagira.

1
09/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Mwembe okutendereza Mukama, atyama mu Sayuuni: Mubuulire ebikolwa bye mu bantu. \v 12 Kubanga oyo avunaana omusaayi abaijukira: Teyeerabira kukunga kw'abaavu.

1
09/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Onsaasire, ai Mukama; Bona okubonaabona kwange kwe bankola abankyawire, Iwe anyimusirye ku miryango egy'olumbe; \v 14 Kaisi njolesyenga eitendo lyo lyonalyona: Mu miryango egy'omuwala wa Sayuuni Naasanyukiranga obulokozi bwo.

1
09/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Amawanga gagwire mu bwina bwe basimire: Mu kyambika kye baategere ekigere kyabwe mwelukwatiibwe: \v 16 Mukama yeetegeezerye, atuukiriirye omusango: Omubbiibi akwatiibwe mu mirimu gy'emikono gye. (Kiggayoni. Seera

1
09/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Ababiibi baliira mu magombe. Niigo mawanga gonagona ageerabira Katonda. \v 18 Kubanga abaavu tebeerabirwenga enaku gyonagyona, So eisuubi ery'abawombeefu teriigotenga emirembe gyonagyona.

1
09/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Golokoka, ai Mukama; abantu balekenga okuwangula: Amawanga gasalirwe omusango mu maiso go. \v 20 Obatiisye, ai Mukama: Amawanga geetekeere nga bantu buntu. (Seera)

1
10/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Kiki ekikwemereseirye ewala, ai Mukama? Kiki ekikugisisirye mu biseera eby'enaku? \v 2 Mu malala ag'omubbiibi omwavu ayiganyizibwa inu: Bakwatibwe mu nkwe gye baateeserye. \v 3 Kubanga omubbiibi yeenyumiririrya olw'okwegomba kw'omwoyo gwe, N'omwimi yeegaana, era anyooma Mukama.

1
10/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Omubbiibi mu malala ag'amaiso ge atumula nti Talivunaana. Ebirowoozo bye byonabyona nti wabulala Katonda. \v 5 Amangira ge makakanyali enaku gyonagyona; Emisango gyo giri waigulu inu gy'atasobola kugibonera: Abalabe be bonabona abanionsoola.

1
10/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Atumula mu mwoyo gwe nti Tndisagaasagana: Okutuusya emirembe gyonagyona timdibona naku. \v 7 Omunwa gwe gwizwire okukolima n'okubbeya n'okujooga: Wansi w'olulimi lwe waliwo eitima n'obutali butuukirivu:

1
10/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Atyama mu mateegero ag'ebyalo: Mu bwegisiro aita abatalina misango: Amaiso ge agalingilirya ku munafu mu kyama. \v 9 Yeegisa mu iteegero ng'empologoma mu mpuku yaayo: Yeegisa okukwata omwavu: Akwatira dala omwavu, ng'amuwalulira mu kyambika kye. \v 10 Akutama, akootakoota, Abasaiza be ab'amaani ne basuula abanafu.

1
10/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Atumula mu mwoyo gwe nti Katonda yeerabiire: Agisa amaiso ge; tayaba kukibona. \v 12 Golokoka, ai Mukama; ai Katonda Oyimusye omukono gwo: Teweerabira mwavu.

1
10/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Lwaki omubiri okunyoomanga Katonda, N'okutumula mu mwoyo gwe nti Tolivunaana? \v 14 Waboine; kubbanga olingirira eitima n'obukyayi, okuteekaku omukono gwo: Omunafu yewayo gy'oli; Wabbanga omubeezi w'abo ababulaku itawabwe.

1
10/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Menya omukono gw'omubbiibi; Omuntu omubiibi osagire dala obubbiibi bwe okutuusya obutabuteekangamu. \v 16 Mukama niiye kabaka emirembe n'emirembe: Amawanga gazikiriire mu nsi ye.

1
10/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Mukama, wawuliire abawombeefu kye batakire: Wateekateekanga omwoyo gwabwe, wawulilyanga ekitu kyo: \v 18 Okusalira omusango ababulaku itawabwe n'abajoogebwa. Omuntu, niiye w'omu nsi, aleke okubba n'entiisya.

1
100/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Muleetere Mukama eidoboozi ery'eisanyu, imwe ensi gyonagyona. \v 2 Mumuweereze Mukama n'eisanyu: Mwize mu maiso ge n'okwemba.

1
100/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Mumanye nga Mukama niiye Katonda: Oyo niiye yatutondere, feena tuli babe; Tuli bantu be, era entama egy'omu irisiryo lye.

1
100/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Muyingire mu miryango gye n'okwebalya, No mu mpya gye n'okutendereza. Mumwebalye, mukulye eriina lye. \v 5 Kubanga Mukama musa; okusaasira kwe kwo lubeerera; N'obwesigwa bwe bwe mirembe gyonagyona.

1
101/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Nayembanga ku kusaasira no ku musango: Iwe, ai Mukama, Niiwe gwe nayemberanga okutendereza.

1
101/02.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 2 Natambuliranga n'amagezi mu ngira entuukirivu: Woowe, oliiza gye ndi di? Natambuliranga mu nyumba yange n'omwoyo ogutuukiriire. \v 3 Tinateekenga kintu kyonakyona ekitasaana mu maiso gange: Nkyawa omulimu gw'abo abakyama; Tegwegaitenga nanze:

1
101/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Omwoyo ogutawulira gulindekera dala: Tindimanya kintu kyonakyona kibbiibi. \v 5 Awaayirirya mwinaye mu kyama, oyo n'azikirizanga: Alina amaiso ageegulumizya n'omwoyo ogw'amalala tinamugumiinkirizyenga. \v 6 Amaiso gange galingiriranga abeesigwa ab'omu nsi, batyamenga wamu nanze: Atambulira mu ngira entuukirivu niiye yampeereryanga.

1
101/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Akola eby'obubbeyi talityama mu nyumba yange: Atumula ebitali bya mazima talinywera mu maiso gange. \v 8 Buli makeeri nazikiriryanga ababbiibi bonabona ab'omu nsi; Malewo bonabona abakola ebitali byo butuukirivu baweewo mu kibuga kya Mukama.

1
102/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Wulira okusaba kwange, ai Mukama, Okukunga kwange kutuuke gy'oli. \v 2 Tongisa maiso go ku lunaku olw'okunakuwala kwange: Otege okitu kyo we ndi; Ku lunaku lwe nkoowooleraku onjetabe mangu.

1
102/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Kubanga enaku jange giwaawo ng'omwoka, N'amagumba gange gookyebwa ng'omugada. \v 4 Omwoyo gwange gwokyeibwe, guwotokere ng'omwido; Kubanga neerabira okulya emere yange.

1
102/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Olw'eidoboozi eryokusinda kwange Amagumba gange geegaitire n'omubiri gwange. \v 6 Ninga eibbusi (endere) ery'omu iduungu Nfuukire ng'ekiwuugulu eky'omu nsiko.

1
102/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Moga, era nfuukire Ng'enkazalugya etyama ku kitikiro yonka. \v 8 Abalabe bange bazibya obwire okunvuma; Abandalukire bandayira.

1
102/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Kubanga ndiire eikoke ng'omugaati, Era ntabwire kye nywire n'amaliga. \v 10 Olw'okunyiiga kwo n'obusungu bwo: Kubanga wanondere n'onsuula.

1
102/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Enaku gyange ziri ng'ekiworyo ekiwaawo; Era mpotokere ng'omwido. \v 12 Naye iwe, ai Mukama, wabbeereranga enaku gyonagyona: N'ekijukiryo kyo okutuusya emirembe gyonagyona.

1
102/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Oligolokoka, olisaasira Sayuuni: Kubanga obwire butuukire okumusaasira, Niiwo awo, obwire obwalagiirwe butuukire. \v 14 Kubanga abaidu bo basanyukira amabbaale ge, Era basaasira enfuufu ye. \v 15 Gatyo amawanga gonagona galitya eriina lya Mukama, Na bakabaka bonabona ab'ensi balitya ekitiibwa kyo: \v 16 Kubanga Mukama azimbiire dala Sayuuni, Abonekeire mu kitiibwa kye;

1
102/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Alowoozerye okusaba kw'abo abafiiriirwe, So tanyoomere kusaba kwabwe. \v 18 Ekyo kiriwandiikirwa emirembe egiriiza: N'eigwanga eriritondebwa liritendereza Mukama.

1
102/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Kubanga akingiriire wansi ng'ayema ku watukuvu we awagulumivu; Mukama yaboine ensi ng'ayema mu igulu; \v 20 Okuwulira okusinda kw'omusibe; Okusumulula abo abateekerwawo okufa;

1
102/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Abantu kaisi batenderenga eriina lya Mukama mu Sayuuni N'eitendo lye mu Yerusaalemi; \v 22 Amawanga bwe galikuŋaana awamu, N'amatwale, okuweereza Mukama.

1
102/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Yakendeezerye ku maani gange mu ngira; Yasala ku nnaku zange. \v 24 Ne ntumula nti Ai Katonda wange, tontwalira dala ng'enaku gyange gukaali kuwaawo: Emyaka gyo gibbeerera emirembe gyonagyona.

1
102/25.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 25 Eira n'eira watandikire ensi; N'eigulu niigwo mulimu gw'emikono gyo. \v 26 Ebyo biriwaawo, naye iwe wabbeereranga: Niiwo awo, ebyo byonabona birikairiwa ng'ekivaalo; Olibiwaanyisya ng'ekivaalo, n'ebyo biriwaanyisibwa: \v 27 Naye iwe obba bumu, N'emyaka gyo tegirikoma.

1
102/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 Abaana b'abaidu bo babbangawo. N'eizaire lyabwe lyanywezebwanga mu maiso go.

1
103/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Weebalye Mukama, iwe emeeme yange; Ne byonabona ebiri munda yange, mwebalye eriina lye eitukuvu. \v 2 Weebalye Mukama, iwe emeeme yange, So teweerabira ebisa bye byonabona:

1
103/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Asonyiwa ebikolwa byo byonabona ebitali byo butuukirivu; Awonya endwaire gyo gyonagyona; \v 4 Anunula obulamu bwo buleke okuzikirira; Akuteekaku engule ey'ekisa n'okusaasira okusa: \v 5 Aikutya omunwa gwo ebisa; Obuvubuka bwo ne bwira obuyaka ng'empungu.

1
103/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Mukama akola eby'obutuukirivu, Atuukirirya emisango ku lw'abo bonabona abajoogebwa. \v 7 Yamanyisirye Musa amangira ge, N'ebikolwa bye eri abaana ba Isiraeri. \v 8 Mukama aizwire okusaasira n'ekisa, Alwawo okusunguwala, alina okusonyiwa okungi.

1
103/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Taanenyenga enaku gyonagyona; So taabbenga no busungu mirembe gyonagona. \v 10 Tatukolere ng'ebibbiibi byaisu bwe biri, So tatusaswire ng'ebikolwa byaisu ebitali byo butuukirivu bwe biri.

1
103/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kuba eigulu nga bwe liri waigulu okusinga ensi, N'okusaasira kwe bwe kuli okungi bwe kutyo eri abo abamutya. \v 12 Ebuvaisana n'ebugwaisana bwe biri ewala, atyo bw'atekere ewala ebyonoono byaisu: \v 13 Nga itawabwe bw'asaasira abaana be, No Mukama bw'asaasira atyo abamutya.

1
103/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Kubanga amaite omubiri gwaisu; Ajukira nga ife tuli nfuufu. \v 15 Omuntu, enaku gye giri ng'omwido; Ng'ekimuli eky'omu nsiko, bw'ayera atyo. \v 16 Kubanga empewo gikikuntaku, ne kibba nga kyabire; N'ekifo kyakyo tekirikimanya ate.

1
103/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Naye okusaasira kwa Mukama kwava mu mirembe gyonagona era kulituuka mu mirembe gyonagona eri abamutya, N'obutuukirivu bwe eri abaana b'abaana; \v 18 Eri abo abakwata endagaanu ye, N'eri abo abaijukira ebiragiro bye okubikola. \v 19 Mukama yanywezya entebe ye mu igulu; N'obwakabaka bwe bufuga byonabona.

1
103/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Mumwebalye Mukama, imwe bamalayika be: Imwe abazira Ab'amaani, Abatuukirirya ekigambo kye, Nga muwulira eidoboozi ery'ekigambo kye. \v 21 Mumwebalye Mukama, imwe mwenamwena eg Eigye lye; Abaweereza be, abakola by'ataka. \v 22 Mumwebalye Mukama, imwe mwenamwena emirimu gye, Mu bifo byonabona by'afugiramu: Weebalye Mukama, iwe emeeme yange.

1
104/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Weebalye Mukama, iwe emeeme yange. Ai Mukama Katoada wange, oli mukulu inu; Ovaire ekitiibwa n'obukulu. \v 2 Eyeebiika omusana ng'ekivaalo; Atimba eigulu ng'egigi: \v 3 Asimba empagi egy'enyumba gye mu maizi; Afuula ebireri egaali lye; Atambulira ku biwawa by'empewo:

1
104/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Afuula ababaka be empewo; N'abaweereza be omusyo ogwaka: \v 5 Eyaibaire emisingi gy'ensi, Ereke okusagaasagananga emirembe gyonagyona.

1
104/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Wagibiikireku enyanza ng'ekivaalo; Amaizi ne gemerera wagulu w'ensozi. \v 7 Iwe bwe wanenyere ne gairuka; Eidoboozi ery'okubwatuka kwo bwe lyawuliirwe ne ganguwa okwaba;

1
104/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Gaalinya ku nsozi, gaaserengetera mu biwonvu, Ne gatuuka mu kifo kye wagateekeirewo. 9 Wagalagiire ensalo gye gatasobola kusukaku; Galeke okwira ate okubiika ku nsi.

1
104/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Aleeta ensulo mu biwonvu; gikulukuta mu nsozi: \v 11 Ginywisya ensolo gyonagyona egy'omu nsiko; Entulege giwona enyonta. \v 12 Enyonyi egy'omu igulu kwe gityama ku egyo, Gyembera mu matabi.

1
104/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Afukirira amaizi ensozi ng'ayema mu nyumba gye: Ensi n'eikuta ebibala eby'emirimu gyo. \v 14 Amererya ente eisubi, N'omwido okuweereza abantu; Kaisi batoolenga emere mu itakali; \v 15 N'omwenge ogusanyusa omwoyo gw'abantu, N'amafuta ganyiriryenga amaiso ge, N'emere ewa omuntu amaani omwoyo gwe.

1
104/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Emisaale gya Mukama giikuta; Emivule gya Lebanooni gye yasimbire; \v 17 Enyonyi gye gikoleramu ebisu byagyo: Enkuyi, emiberoosi ye nnyumba ye. \v 18 Ensozi empanvu ziba za mbulabuzi; Amayinja kye kiddukiro ky'obumyu.

1
104/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Yateekerawo omwezi ebiro: Enjuba emanyi okugwa kwayo. \v 20 Ggwe oleeta ekizikiza, ekiro ne kibaawo; Ensolo zonna ez'omu kibira mwe zifulumira nga zisooba.

1
104/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Empologoma ento zivuumira gye zinaalya, Era zinoonya emmere yaazo eri Katonda. \v 22 Enjuba n'evaayo, ne zigenda, Ne zeebaka mu mpuku zaazo.

1
104/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Abantu ne bagenda ku mulimu gwabwe N'okutegana kwabwe okutuusa akawungeezi. \v 24 Ai Mukama, emirimu gyo nga gya ngeri nnyingi Wagikola gyonna mu magezi: Ensi ejjudde obugagga bwo.

1
104/25.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 25 Ennyanja eri, ennene engazi, Omuli ebyewalula ebitabalikika, Ebisolo ebitono era n'ebinene. \v 26 Eri amaato gye gayitako; Lukwata mwali, gwe wakola okuzannyira omwo.

1
104/27.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 27 Ebyo byonna bikulindirira ggwe, Obiwe emmere yaabyo mu ntuuko zaayo. \v 28 Gy'obiwa gye bikuŋŋaanya; Oyanjuluza engalo, ne bikkuta ebirungi.

1
104/29.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 29 Okisa amaaso go, ne byeraliikirira; Obiggyamu omukka gwabyo, ne bifa, Ne bidda mu nfuufu yaabyo. \v 30 Otuma omwoyo gwo, ne bitondebwa; Era ofuula obuggya amaaso g'ettaka.

1
104/31.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 31 Ekitiibwa kya Mukama kibeere kya kubeerera; Mukama asanyukire emirimu gye: \v 32 Atunuulira ensi, n'ekankana; Akwata ku nsozi, ne zinyooka.

Some files were not shown because too many files have changed in this diff Show More