lke_psa_text_reg/106/03.txt

1 line
307 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 3 Balina omukisa abakwata omusango, N'oyo akola eby'obutuukirivu mu biseera byonabyona. \v 4 Onjijukire, ai Mukama, nekisa ky'olina eri abantu bo; Nkwegayiriire, ongizire n'obulokozi bwo: \v 5 Mbone abalonde bo nga babona omukisa, Nsanyukire eisanyu ery'eigwanga lyo. Neenyumirilye wamu n'obusika bwo.