lke_job_text_reg/29/14.txt

1 line
247 B
Plaintext

\v 14 Navaala obutuukirivu ni bumbikaku: Obutalya nsonga bwange ne bubba ng'o munagiro n'e ngule. \v 15 Nabbanga amaiso eri omuwofu, Era nabbanga ebigere eri awenyera. \v 16 Nabbanga itawabwe abeetaaga: Era nakeberanga ensonga y'oyo gwe ntamaite.