\v 14 Navaala obutuukirivu ni  bumbikaku: Obutalya nsonga bwange ne bubba ng'o munagiro n'e ngule. \v 15 Nabbanga amaiso eri omuwofu, Era nabbanga ebigere eri awenyera. \v 16 Nabbanga itawabwe abeetaaga: Era nakeberanga ensonga y'oyo gwe ntamaite.