lke_deu_text_reg/24/14.txt

1 line
364 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 14 Tojooganga musenze akolera empeera omwavu eyeetaaga, bw'aba ku muwendo gwa bagande bo oba ku muwendo gwa banaigwanga bo abali mu nsi yanyu munda w'e njigi gyo: \v 15 ku lunaku lwe mwa muwanga empeera ye, so ne isana tirigwanga ng'e kaali eriyo; kubanga mwavu era agiteekaku omwoyo gwe: alekenga okukungiranga Mukama okukuwaabira, ni kibba kibbiibi gy'oli.