1 line
432 B
Plaintext
1 line
432 B
Plaintext
|
\v 5 Naye mu kifo Mukama Katonda wanyu ky'alyeroboza mu bika byanyu byonabyona okuteeka omwo eriina lye, niikyo kifo mw'a tyama, mwasagirangayo, era watoolangayo; \v 6 era mwaleetanga eyo ebyo bye muwaayo ebyokyebwa, Sadaaka gyanyu, n’e bitundu byanyu eby’e ikumi, n'e kiweebwayo ekisitulibwa eky'o mukono gwanyu, n'o bweyamu bwanyu, n'e byo bye muwaayo ku bwanyu, era n'e biberyeberye by’e nte gyanyu n'e by’e ntama gyanyu:
|