1 line
353 B
Plaintext
1 line
353 B
Plaintext
|
\v 7 Era bwe mwatuuka mu kifo kino, Sikoni kabaka w'e Kesuboni n'o Ogi kabaka We Basani ni basitula okulwana naife, ne tubaita: \v 8 ne tulya ensi yabwe, ni tugiwa Abalewubeeni n'Abagaadi n'e kitundu ky'e kika ky'Abamanase, okubba obutaka. \v 9 Kale mwekuumenga ebigambo eby'e ndagaanu eno, mubikolenga; kaisi mubonenga omukisa mu byonabyona bye mukola.
|