lke_deu_text_reg/28/07.txt

1 line
315 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 7 Mukama yakubbiranga mu maiso go abalabe bo abakugolokokeraku: bafulumanga okukutabaala mu ngira imu, ni bairukanga mu maiso go mu mangira musanvu. \v 8 Mukama yalagiranga omukisa okubba ku iwe mu mawanika go, ne mu byonabona by'oteekaku omukono gwo; era yakuweeranga omukisa mu nsi Mukama Katonda wo gy'a kuwa.