1 line
529 B
Plaintext
1 line
529 B
Plaintext
|
\v 12 Awo n'agolokoka n'ayaba n'aiza e Samaliya. Awo bwe yabbaire ali mu ngira ku nyumba ey'okusaliramu ebyoya by'e ntama ey'abasumba, \v 13 Yeeku n'a sanga bagande ba Akaziya kabaka w'e Yuda, n'atumula nti imwe muli b'ani? Ni bamwiramu nti tuli bagande ba Akaziya: era tuserengeta okusugirya abaana ba kabaka n'a baana ba namasole. \v 14 N'atumula nti Mubakwate nga balamu. Ni babakwata nga balamu, ni babaitira ku biina oby'e nyumba ey'o kusaliramu ebyoya by'e ntama, abasaiza ana mu babiri; so teyafiikiryewo n'o mumu ku ibo.
|