forked from Tech_Advance/lke_reg
144 lines
14 KiB
Plaintext
144 lines
14 KiB
Plaintext
\id 1PE
|
|
\ide UTF-8
|
|
\h 1 Petero
|
|
\toc1 1 Petero
|
|
\toc2 1 Petero
|
|
\toc3 1pe
|
|
\mt 1 Petero
|
|
\c 1
|
|
\cl Ensuula 1
|
|
\p
|
|
\v 1 Peetero, omutume wa Yesu Kristo, eri abalonde abaasaasaanire abatambuli ab'omu Ponto, Galatiya, Kapadokiya, Asiya ne Bisuniya,
|
|
\v 2 nga bwe yasookere okutegeera Katonda Itawaisu, mu kutukuza kw'Omwoyo, olw'okugonda n'okumansirwaku omusaayi gwa Yesu Kristo: ekisa n'emirembe byeyongerenga gye muli.
|
|
\p
|
|
\v 3 Yeebazibwe Katonda era Itawaisu wa Mukama waisu Yesu Kristo, eyatuzaire omulundi ogw'okubiri, ng'okusaasira kwe okungi bwe kuli, tubbenga n'eisuubi eiramu, olw'okuzuukira kwa Yesu Kristo mu bafu,
|
|
\v 4 tuyingire mu busika obutawaawo, obubula eiko, obutawotoka, obwabagisiibwe imwe mu igulu,
|
|
\v 5 amaani ga Katonda be gakuuma olw'okwikirirya okufuna obulokozi obweteekereteekere okubikuliwa mu biseera eby'enkomerero.
|
|
\v 6 Obwo niibwo bwe mujagulizaamu, waire nga mwanakuwaziibwe mu kukemebwa okutali kumu akaseera akatono (akadidiiri) kano, oba nga kibagwanira,
|
|
\v 7 okugezebwa kw'okwikirirya kwanyu okusinga omuwendo ezaabu ewaawo, waire ng'egezebwa mu musyo, kaisi kuboneke okuleeta eitendo n'ekitiibwa n'okugulumizibwa Yesu Kristo bw'alibikuliwa:
|
|
\v 8 gwe mutaka nga tukaali kumubona: gwe mukaali atyanu naye mumwikirirya, ne mujaguza eisanyu eritatumulikika, eririna ekitiibwa:
|
|
\v 9 nga muweebwa ekyabaikirizisirye, niibwo bulokozi bw'obulamu.
|
|
\v 10 Eby'obulokozi obwo banabi abalagulanga eby'ekisa ekyabbaire kyaba okwiza gye muli basagiranga inu ne bekeneenyanga:
|
|
\v 11 nga basagira ebiseera bwe biri oba bwe bifaanana Omwoyo wa Kristo eyabbaire mu ibo bye yalagire, ng'asooka okutegeeza ebibonoobono bya Kristo, n'ekitiibwa ekibisengererya.
|
|
\v 12 Boona babikuliiwe nga ti ku lwabwe bonka wabula ku lwanyu baweerezerye ebyo bye mwakabikuliwa atyanu abo ababakobera enjiri mu Mwoyo Omutukuvu eyatumiibwe okuva mu igulu; bamalayika bye beegomba okulingizia
|
|
\v 13 Kale musibenga ebimyu by'amagezi ganyu, mutamiirukukenga, musuubirirenga dala ekisa ekiribaleeterwa Yesu Kristo bw'alibikuliwa;
|
|
\v 14 ng'abaana abagonda, nga temwefaananya okwegomba okw'eira okw'omu butamanya bwanyu:
|
|
\v 15 naye ng'oyo eyabetere bw'ali omutukuvu era mwena mubbenga batukuvu mu mpisa gyonagyona;
|
|
\v 16 kubanga kyawandiikibwe nti Mwabbanga batukuvu; kubanga nze ndi mutukuvu.
|
|
\v 17 Era bwe mumwetanga Itawanyu, asala omusango awabula kusalira ng'omulimu gwa buli muntu bwe guli, mutambulenga n'entiisia mu biseera byanyu eby'okuba abatambuli:
|
|
\v 18 nga mumaite nga temwanunuliibwe na bintu ebiwaawo, feeza oba zaabu, mu mpisa gyanyu egibulamu gye mwaweweibwe bazeiza baanyu;
|
|
\v 19 wabula n'omusaayi ogw'omuwendo omungi, ng'ogw'omwana gw'entaama ogubulaku buleme waire eibala, niiye Kristo:
|
|
\v 20 eyategeereibwe eira ensi nga gikaali okutondebwa, naye n'abonesebwa ku nkomerero y'ebiseera ku lwanyu,
|
|
\v 21 abaikirirya ku bubwe Katonda eyamuzuukizirye mu bafu n'amuwa ekitiibwa; okwikirirya kwanyu n'okusuubira kaisi bibbenga mu Katonda.
|
|
\v 22 Kubanga mumalire okwetukuza obulamu bwanyu mu kugondera amazima olw'okutakagananga ab'oluganda okubulamu bunanfuusi, mutakaganenga mu mu myoyo n'okufuba okungi:
|
|
\v 23 bwe mwazaalibwe omulundi ogw'okubiri, ti ne nsigo ewaawo, wabula etawaawo, n'ekigambo kya Katonda ekiramu eky'olubeerera.
|
|
\v 24 Kubanga Omubiri gwonagwona guli ng'eisubi, N'ekitiibwa kyagwo kyonakyona kiri ng'ekimuli ky'eisubi. Eisubi eriwotoka ekimuli ne kigwa:
|
|
\v 25 Naye ekigambo kya Mukama kibbaawo emirembe n'emirembe. Era ekyo niikyo ekigambo eky'enjiri eky'abajulizi.
|
|
\c 2
|
|
\cl Ensuula 2
|
|
\p
|
|
\v 1 Kale muteekenga wala obubbiibi bwonabwona n'obukuusa bwonabwona n'obunanfuusi n'eiyali n'okutumula obubbiibi kwonakwona,
|
|
\v 2 ng'abana abawere abazaalibwa, mwegombenga amata ag'omwoyo agabulamu bubbeyi; kaisi gabakulye okutuuka ku bulokozi
|
|
\v 3 oba nga rnwalegere ku Mukama waisu bw'ali omusa:
|
|
\v 4 nga mwiza eri oyo, eibbaale eiramu, eryagisibwe abantu, naye eri Katonda eironde, lyo muwendo mungi,
|
|
\v 5 era mwena ng'amabbaale amalamu muzimbibwa enyumba ey'omwoyo okubbanga bakabona abatukuvu okuwangayo sadaaka egy'omwoyo, egisiimibwa Katonda ku bwa Yesu Kristo.
|
|
\v 6 Kubanga waliwo mu kyawandiikibwa nti bona, nteeka mu Sayuuni eibbaale eikulu ery'oku nsonda, eironde, ery'omuwendo omungi: Era amwikirirya talikwatibwa nsoni.
|
|
\p
|
|
\v 7 Kale eri imwe abaikirirya omuwendo mungi: naye eri abataikirirya, Eibbaale abazimbi lye bagaine, eryo niilyo lyafuukire omutwe ogw'oku nsonda;
|
|
\v 8 era Eibbaale eryesitalwaku, era olwazi olusuula; kubanga beesitala ku kigambo nga tebagonda; era kwe baateekeirwewo.
|
|
\v 9 Naye imwe muli igwanga ironde, bakabona ba kabaka, kika kitukuvu, bantu be nvuma, kaisi mubuulirenga ebisa by'oyo eyababetere okuva mu ndikirirya okuyingira mu kutangaala kwe okw'ekitalo:
|
|
\v 10 eira abatabbaire igwanga, naye atyanu muli igwanga lya Katonda: ababbaire abatasaasirwa, naye atyanu musaasiirwe.
|
|
\p
|
|
\v 11 Abatakibwa, mbeegayirira ng'abatambuli n'abatambuli, okwewalanga okwegomba kw'omubiri okulwana n'obulamu;
|
|
\v 12 nga mulina empisa gyanyu mu b'amawanga ensa; nga bwe babatumulaku ng'abakola obubbiibi, olw'ebikolwa byanyu ebisa bye babona kaisi bagulumizie Katonda ku lunaku olw'okubonekeramu.
|
|
\p
|
|
\v 13 Mugonderenga buli kiragiro ky'abantu ku bwa Mukama waisu: oba kabaka nga niiye asinga bonabona;
|
|
\v 14 oba abaamasaza, nga b'atumire olw'okukangavulanga abakola obubbiibi, n'olw'okusiimanga abakola obusa.
|
|
\v 15 Kubanga Katonda ataka atyo, imwe okusirikyanga obutamanya bw'abantu abasirusiru nga mukola obisa:
|
|
\v 16 ng'ab'eidembe, so ti ng'abalina eidembe lyanyu olw'okukisa obubbiibi, naye ng'abaidu ba Katonda.
|
|
\v 17 Mutekengamu ekitiibwa abantu bonabona. Mutakenga ab'oluganda. Mutyenga Katonda. Mutekengamu ekitiibwa kabaka.
|
|
\p
|
|
\v 18 Abaweereza, mugonderenga bakama banyu mu kutya kwonakwona, ti basa bonka n'abawombeefu, naye era n'abakambwe.
|
|
\v 19 Kubanga kino niikyo kisiimibwa, omuntu bw'agumiikirizia okulumwa olw'okwijukira Katonda, ng'abonyaabonyezebwa awabula nsonga.
|
|
\v 20 Kubanga bwe mukola obubbiibi ne mukubbibwa empi, bwe muligumiinkirizia, itendo ki? Naye bwe mukola obusa ne mubonyaabonyezebwa, bwe muligumiikirizia, ekyo niikyo kisiimibwa eri Katonda.
|
|
\v 21 Kubanga ekyo kye mwayeteirwe, kubanga era Kristo yabonyaabonyezeibwe ku lwanyu, ng'abalekera ekyokuboneraku, kaisi mutambulirenga mu bigere bye:
|
|
\v 22 ataakolere kibbiibi, waire obukuusa tegwabonekere mu munwa gwe:
|
|
\v 23 bwe yavumiibwe, atavumire ate; bwe yabonyaabonyezeibwe, ataikanga; naye yeewaireyo eri oyo asala omusango ogw'ensonga:
|
|
\v 24 eyeetikire iye mwene ebibbiibi byaisu mu mubiri gwe ku musaale, ife nga tumalire okufa ku bibbiibi, kaisi tubbenga abalamu eri obutuukirivu; okukubbibwa kw'oyo niikwo kwabawonyerye.
|
|
\v 25 Kubanga mwabbaire mukyama ng'entaama; naye atyanu mwirire eri Omusumba era omulabirizi w'obulamu bwanyu.
|
|
\c 3
|
|
\cl Ensuula 3
|
|
\p
|
|
\v 1 Mutyo, abakali, mugonderenga baibawanyu beene; era bwe wabangawo abataikirirya kigambo, kaisi bafunibwenga awabula kigambo olw'empisa gy'abakali baabwe;
|
|
\v 2 bwe babona empisa gyanyu enongoofu egy'okutya.
|
|
\v 3 Obuyonjo bwanyu tebubanga bwo kungulu, obw'okuluka enziiri n'okunaanika ezaabu n'okuvaala engoye;
|
|
\v 4 naye omuntu ow'omwoyo ataboneka, mu kivaaalo ekitayonooneka, niigwo mwoyo omuwombeefu omuteefu, niigwo gw'omuwendo omungi mu maiso ga Katonda.
|
|
\v 5 Kubanga batyo eira era n'abakali abatukuvu, abaasuubiranga Katonda, bwe beeyonjanga, nga bagondera baibawabwe beene:
|
|
\v 6 nga Saala bwe yawulire Ibulayimu, ng'amweta omwami: mwena muli baana b'oyo, bwe mukola obusa ne mutatiisibwa ntiisia yonayona.
|
|
\p
|
|
\v 7 Mutyo, Abasaiza, mubbenga n'abakali banyu n'amagezi, nga mutekangamu ekitiibwa omukali ng'ekibya ekisinga obunafu, kubanga boona basika banayu ab'ekisa eky'obulamu; okusaba kwanyu kulekenga okuziyizibwa.
|
|
\p
|
|
\v 8 Ekiseembayo, mwenamwena mubbenga n'emeeme imu, abasasiragana, abatakagana ng'ab'oluganda, ab'ekisa, abawombeefu:
|
|
\v 9 abatawalananga kibbiibi olw'ebibbiibi, oba ekivumi olw'ekivumi; naye obutafaanana ng'ebyo, abasabira omukisa; kubanga ekyo kye mwayeteirwe, kaisi musikire omukisa.
|
|
\q
|
|
\v 10 Kubanga Ataka okwegomba obulamu, N'okubona enaku ensa, Aziyizienga olulimi lwe mu bubbiibi, N'eminwa gye girekenga okutumula obukuusa:
|
|
\v 11 Era yeewalenga obubbiibi, akolenga obusa; Asagirenga emirembe, agisengereryenga.
|
|
\q
|
|
\v 12 Kubanga amaiso ga Mukama gali ku batuukirivu, N'amatu ge gali eri okusaba kwabwe: Naye obweni bwa Mukama buli ku abo abakola obubbiibi.
|
|
\p
|
|
\v 13 Era yaani eyabakolanga obubbiibi, bwe mwanyikiranga obusa?
|
|
\v 14 Naye waire nga mubonyaabonyezebwa olw'obutuukirivu, mulina omukisa: era temutyanga kutiisia kwabwe, so temweraliikiriranga;
|
|
\v 15 naye mutukuzienga Kristo mu myoyo gyanyu okubba Mukama wanyu; nga mweteekateeka bulijjo okwiramu buli muntu ababuulyanga ensonga ey'okusuubira okuli mu imwe, naye n'obuwombeefu n'okutya:
|
|
\v 16 nga mulina omwoyo omusa; olw'ebyo bye babatumulaku obubbiibi, kaisi bakwatibwenga ensoni abavuma empisa gyanyu ensa egy'omu Kristo.
|
|
\v 17 Kubanga niikyo ekisinga obusa, Katonda bw'ataka mu kutaka kwe, imwe okubonyaabonyezebwa nga mukola obusa okusinga nga mukola obubbiibi.
|
|
\v 18 Kubanga era ne Kristo yabonyaabonyezeibwe olw'ebibbiibi omulundi gumu, omutuukirivu olw'abatali batuukirivu, atuleete eri Katonda; bwe yaitiibwe omubiri, naye n'azuukizibwa omwoyo;
|
|
\v 19 era gwe yayabiremu n'abuulira emyoyo egiri mu ikomera (mabbuusu),
|
|
\v 20 eira abatagondanga okugumiikiriza kwa Katonda bwe kwabbaire nga kulindirira mu naku gya Nuuwa, eryato bwe lyabbaire nga likaali lisibibwa, emaizi mwe gaalokoleire abantu ti bangi, niigyo myoyo omunaana:
|
|
\v 21 era atyanu niigo agabalokoire imwe mu kifaananyi eky'amazima, niikwo okubatizibwa, ti kutoolawo mpitambibbi gyo mubiri, wabula okwiramu okw'omwoyo omusa eri Katonda, olw'okuzuukira kwa Yesu Kristo,
|
|
\v 22 ali ku mukono omuliiro ogwa Katonda, bwe yamalire okwaba mu igulu; bamalayika n'abalina obuyinza n'abaamasaza bwe baateekeibwe wansi we.
|
|
\c 4
|
|
\cl Ensuula 4
|
|
\p
|
|
\v 1 Kale kubanga Kristo yabonyaabonyezeibwe mubiri, mweena muvaalenga ebyokulwanisia niigwo mwoyo ogwo; kubanga abonyaabonyezebwa omubiri ng'amalire okuleka ebibbiibi;
|
|
\v 2 kaisi mumale ebiseera byanyu ebisigaireyo nga mukaali muli mu mubiri, ti lwo kwegomba kwa bantu, naye olw'ebyo Katonda by'ataka.
|
|
\v 3 Kubanga ebiseera ebyabitire byasoboire okutumala okukolanga ab'amawanga bye bataka, n'okutambuliranga mu bwenzi, okwegomba, okwekamiriria omwenge, ebinyumu, obutamiivu, n'okusinza ebifaananyi okw'omuzizo:
|
|
\v 4 ebyo niibyo bibeewuunyisia kubanga temwirukira wamu nabo mu bukaba obutabonebwanga butyo, nga babavuma:
|
|
\v 5 abaliwozia ensonga eri oyo eyeeteekereteekere okusala omusango gw'abalamu n'abafu.
|
|
\v 6 Kubanga enjiri kyeyaviire ebuulirwa era n'abafu, kaisi basalirwe omusango ng'abantu bwe bali mu mubiri, naye babbe abalamu nga Katonda bw'ali mu mwoyo.
|
|
\p
|
|
\v 7 Naye enkomerero ye byonabyona eri kumpi: kale mwegenderezenga mutamiirukukenga olw'okusaba:
|
|
\v 8 okusinga byonabyona nga mulina okutakagananga okungi einu mwenka na mwenka: kubanga okutaka kubiika ku bibbiibi bingi:
|
|
\v 9 nga musemberyagananga awabula kwemulugunya:
|
|
\v 10 nga buli muntu bwe yaweweibwe ekirabo, nga mukiweerezia mwenka na mwenka mutyo, ng'abawanika abasa ab'ekisa kya Katonda ekitali kimu;
|
|
\v 11 omuntu yenayena bw'atumulanga, atumulenga ng'ebiragiro bya Katonda bwe biri; omuntu yenayena bw'aweerezanga, aweerezenga ng'amaani Katonda g'amuwa bwe gali: mu byonabyona Katonda agulumizibwenga ku bwa Yesu Kristo, alina ekitiibwa n'obuyinza emirembe n'emirembe. Amiina.
|
|
\p
|
|
\v 12 Abatakibwa, temwewuunyanga olw'okwokyebwa okuli mu imwe, okwiza gye muli olw'okubakema, ng'ababoine eky'ekitalo:
|
|
\v 13 naye, kubanga mwikirirya kimu mu bibonoobono bya Kristo, musanyukenga; era ne mu kubikuliwa kw'ekitiibwa kye kaisi musanyuke n'okujaguza.
|
|
\v 14 Bwe muvumibwanga olw'eriina lya Kristo, mulina omukisa; kubanga Omwoyo ogw'ekitiibwa era ogwa Katonda atyama kwi imwe.
|
|
\v 15 Kubanga omuntu yenayena ku imwe tabonyaabonyezebwanga ngo mwiti, oba mwibbi, oba mukozi wo bubbiibi, oba akeeta ebya bainaye:
|
|
\v 16 naye omuntu yenayena bw'abonyaabonyezebwanga nga Omukristaayo, takwatibwanga ensoni; naye atenderezenga Katonda mu liina eryo.
|
|
\v 17 Kubanga obwire butuukire omusango gutandikire mu nyumba ya Katonda: kale, oba nga gusookeire gye tuli, enkomerero guliba gutya eri abo abatagondera njiri ya Katonda?
|
|
\q
|
|
\v 18 Era oba nga kizibu omutuukirivu okulokoka, atatya Katonda omwonooni aliboneka waina?
|
|
\p
|
|
\v 19 Kale n'abo ababonyaabonyezebwa nga Katonda bw'eyabatakire bamugisisyenga Omutonzi omwesigwa, obulamu bwabwe olw'okukola obusa.
|
|
\c 5
|
|
\cl Ensuula 5
|
|
\p
|
|
\v 1 Kale mbuulirira abakaire abali mu imwe nze mukaire munaanyu era omutegeeza w'ebibonoobono bya Kristo, era agabanira awamu ekitiibwa ekyaaba okubikuliwa:
|
|
\v 2 mulisyenga ekisibo kya Katonda ekiri mu imwe, nga mukirabirira ti lwa maani naye lwo kutaka, nga Katonda bw'ataka so ti lwo kwegombanga amagoba mu bukuusa, naye lwo mwoyo;
|
|
\v 3 so ti ng'abeefuula abaami b'ebyo bye mwagisisibwe, naye nga mubbanga byokuboneraku eri ekisibo:
|
|
\v 4 Era Omuliisya omukulu bw'alibonesebwa, muliweebwa engule ey'ekitiibwa etewotoka.
|
|
\v 5 Mutyo, abavubuka, mugonderenga abakaire. Era mweena mwesibenga obuwombeefu, okuweerezagananga mwenka na mwenka: kubanga Katonda aziyizia ab'amalala, naye abawombeefu abawa ekisa.
|
|
\p
|
|
\v 6 Kale mwewombeekenga wansi w'omukono ogw'amaani ogwa Katonda, kaisi abagulumizie ng'obwire butukire;
|
|
\v 7 nga mumusindiikiriryanga iye okweraliikirira kwanyu kwonakwona, kubanga iye ateeka ku mwoyo ebigambo byanyu.
|
|
\v 8 Mutamiirukukenga, mumogenga; omulabe wanyu Setaani atambulatambula, ng'empologoma ewuluguma, ng'esagira gw'eyalya.
|
|
\v 9 Oyo mumuziyizienga nga muli banywevu mu kwikirirya kwanyu, nga mumaite ng'ebibonoobono ebyo bituukirira eri bagande banyu abali mu nsi.
|
|
\v 10 Okubonyaabonyezebwaku akaseera akatono (kadiidiri), iye mwene alibatuukirirya, alibanywezia, alibawa amaani.
|
|
\v 11 Oyo aweebwenga obuyinza emirembe n'emirembe. Amiina.
|
|
\p
|
|
\v 12 Mbaweereirye ebbaluwa mu mikono gya Sirwano ow'oluganda omwesigwa, nga bwe ndowooza, ey'ebigambo ebitono (ebididiiri), nga mbabuulirira, ne mbategeezia ng'ekyo niikyo ekisa eky'amazima ekya Katonda; mukigumirengamu.
|
|
\v 13 Omukyala ali mu Babbulooni mulonde munanyu abasugiirye; ne Mako mwana wange.
|
|
\v 14 Musugiryagane n'okunywegera okw'okutaka. Emirembe gibbenga naimwe mwenamwena abali mu Kristo.
|