lke_reg/64-2JN.usfm

28 lines
1.6 KiB
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

2024-07-21 02:48:04 +00:00
\id 2JN
\ide UTF-8
\h 2 Yokaana
\toc1 2 Yokaana
\toc2 2 Yokaana
\toc3 2jn
\mt 2 Yokaana
\c 1
\cl Ensuula 1
\p
\v 1 Nze omukaire mpandikira omukali omulonde nabaana abentaka amazima, tininze zenka naye nabo abamaite amazima.
\v 2 Olwamazima agalimwiswe era agali kwaba okuba mwiswe emirembe ne mirembe.
\p
\v 3 Ekisa okusasira n'emirembe egiva eri katonda itawaiswu ne yesu kristo omwana wa Itawaisu, bibbenga naiswe mu mazima n'okutaka.
\p
\v 4 Nsannyukire inno okusanga nga abaana baaimmwe batambuulira mu mazima nga weetwafunire ekiragiro okuva eri Itawaisu.
\v 5 Atyano nkwegayirira iwe omukaali tinga akuwandiikira ekiragiro ekiyaaka naye ekyetwabbaire nakyo okuva ku ntandiikwa, tutakaganenga ffenka ffenka.
\v 6 Kuno niiko okutaka nti tutambuulire okusinzira ku biragiro bye. Kino niikyo ekiragiro ekemwawuulire okuva ku ntandiikwa kyetulina okutambuulirangamu.
\v 7 Kubanga ababbeeyi bangi ababire mu nsi ate nga tebayatula nti Yesu Kristo yaizire mu mubiri. Ono niiye omubbeeyi ate omulabe wa Kristo.
\v 8 Mwekuumenga muleme okufiirw emirimu gitwakolere, naye muweebwe empeera ezwiire.
\v 9 Buli muntu abitirira natabba mu kusomesa kwa Yesu abba abula Katonda naye asigala mukusomesa kwe, abba alina itawaisu n'omwana.
\v 10 Omuntu yennayenna ewaiza gyemuli nataleeta okusomesa kuno tumumusugiryanga kubanga
\v 11 oyo amusugirya abba yenyigira mu bibbiibbi bye.
\p
\v 12 Ndina ebintu bingi ebyokubawandiikira naye tinatakire kubiwandiika ku lupapula ne bwino: naye nsuubira okwiiza gyemuli okwogera maiso ku maiso, essanyu lyaisu lituukirire.
\p
\v 13 Abaana b'omugandawo omulonde bakulamusirye.