1 line
472 B
Plaintext
1 line
472 B
Plaintext
\v 18 Ekifaananyi ekyole kigasa ki, omukozi waakyo n'okwola n'akyola; ekifaananyi ekisaanuukye n'omwegeresya w'eby'obubbeyi bigasa ki, omukozi w'omulimu gwe n'okwesiga n'akyesiga, okukola esanamu ensiru! \v 19 Gimusangire oyo akoba omusaale nti Zuuka; akoba eibbaale eisiru nti Golokoka! Kino kyayegeresya? Bona, kibiikibweku zaabu ne feeza, so wabula mwoka n'akamu konka wakati mu ikyo. \v 20 Naye Mukama ali mu yeekaalu ye entukuvu: ensi gyonagyona gibunire mu maiso ge. |