lke_gen_text_reg/48/19.txt

1 line
372 B
Plaintext

\v 19 itaaye n'agaana n'atumula nti Maite, mwana wange, maite: era naye alifuuka igwanga, era yeena alibba mukulu: naye omwana wo niiye alimusinga obukulu, n'eizaire lye liribba mawanga mangi. \v 20 N'abasabira omukisa ku lunaku olwo, ng'atumula nti Mu iwe Isiraeri eyasabanga omukisa, ng'atumula nti Katonda akufuule nga Efulayimu no Manase: Efulayimu n'amusookya Manase.