\v 29 Abantu bakuweerezenga N'amawaanga gakuvuunamirenga: Ofugenga bagande bo, N'abaana ba mawo bakuvuunamirenga: Alaamibwenga buli akulaama, Era aweebwenga omukisa buli akusabira omukisa.