lke_gen_text_reg/25/13.txt

1 line
455 B
Plaintext

\v 13 n'abaana ba Isimaeri, amaina gaabwe nga bwe gaali, nga bwe baazaaliibwe, amaina gaabwe niigo gano: omuberyeberye wa Isimaeri, Nebayoosi; no Kedali, no Adubeeri, no Mibusamu, \v 14 no Misuma, no Duma, n Masa; \v 15 Kadadi no Teenna, Yetili, Nafisi, ne Kedema: \v 16 abo niibo abaana ba Isimaeri, era ago niigo maina gaabwe, ng'ebyalo byabwe bwe byabbaire, era nga bwe baakubbire eweema gyabwe; abalangira ikumi na babiri ng'amawanga gaabwe bwe gaali.