lke_gen_text_reg/27/18.txt

1 line
285 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 18 N'aiza eri itawage, n'atumula nti itawange: n'atumula nti Niinze ono; niiwe ani, mwana wange? \v 19 Yakobo n'akoba itaaye nti Niinze Esawu omwana wo omuberyeberye; era nkolere nga bw'ondagiire: golokoka, nkwegayirira, otyame olye ku muyiigo gwange, obulamu bwo bunsabire omukisa.