1 line
407 B
Plaintext
1 line
407 B
Plaintext
\v 38 Kale oba nga Demeteriyo n'abaweesi abali naye balina ekigambo ku muntu, enkiiko giriwo n'abaamasaza baliwo: baloopagane. \v 39 Naye oba nga musagira bindi, byasalirwa mu ikuŋaaniro eribbaawo buliijo. \v 40 Kubanga dala tusobola okutuukwaku akabbiibi olw'akeegugungu kano aka atyanu, kubanga wabula nsonga gye tusobola okuwozia olw'okukuŋaana kuno. \v 41 Bwe yatumire atyo n'ayabulula ekibiina. |