1 line
356 B
Plaintext
1 line
356 B
Plaintext
\v 18 Era bangi ku ibo abaikirirya ne baiza, ne batyama ne bategeeza ebikolwa byabwe. \v 19 Era bangi ku ibo abaakolanga eby'obufumu ne bakuŋaanya ebitabo byabwe, ne babyokyerya mu maiso gaabwe bonabona: ne babala omuwendo gwabyo ne babona ebitundu bya feeza emitwalo itaan. \v 20 Kityo ekigambo kya Mukama waisu ne kyeyongeranga mu maani ne kiwangula. |