1 line
397 B
Plaintext
1 line
397 B
Plaintext
\v 1 Mu Antiyokiya mu kanisa eyabbareyo waaliwo banabbi n'abegeresya, Balunabba ne Simyoni eyabbaire ayetebwa Niga, ne Lukiyo ow'e Kuleene ne Manaeni eyayonseibwe awamu no Kerode oweisaza, ne Sawulo. \v 2 Nga baweereza Mukama waisu n'okusiiba, Omwoyo Omutukuvu n'akoba nti Munondere Balunabba ne Sawulo bakole omulimu gwe mbeteire. \v 3 Awo ne basiiba ne basaba ne babateekaku emikono ne babatuma. |