lke_act_text_reg/03/07.txt

1 line
224 B
Plaintext

\v 7 N'amukwata ku mukono omuliiro n'amuyimusia. Amangu ago ebigere bye n'obukongovule ne bifuna amaani: \v 8 n'agolokoka mangu n'ayemerera n'atambula, n'ayingira nabo mu yeekaalu ng'atambula ng'abuuka ng'atendereza Katonda.