1 line
334 B
Plaintext
1 line
334 B
Plaintext
\v 40 Ne bamuwulira: ne beeta abatume, ne babakubba, ne balagira obutatumulanga mu liina lya Yesu, ne babalekula. \v 41 Awo ne bava mu maiso g'olukiiko nga basanyuka kubanga basaanyiziibwe okukwatibwa ensoni olw'Eriina. \v 42 Buli lunaku mu yeekaalu ne mu nyumba eika tebaayosianga kwegeresyanga n'okubuuliranga Yesu nga niiye Kristo. |