1 line
492 B
Plaintext
1 line
492 B
Plaintext
\v 3 Naye Peetero n''amukoba nti Ananiya, Setaani akwijuliziirye ki omwoyo gwo okubbeya Omwoyo Omutukuvu, ne weegisiraku ku muwendo gw'enimiro? \v 4 Bwe yabbaire eyiyo, teyali yiyo? Era bwe yamalire okutundibwa, teyabbaire mu buyinza bwo? Kiki ekikuteekeserye mu mwoyo okukola oti? Tobbeyere bantu, naye Katonda. \v 5 Ananiya bwe yawuliire ebigambo ebyo, n'agwa n'atondoka. Entiisia nyingi n'ekwata bonabona abaawuliire ebyo. \v 6 Abalenzi ne bayimuka ne bamuzinga, ne bamutwala ne bamuziika. |