1 line
383 B
Plaintext
1 line
383 B
Plaintext
\c 3 \v 1 Awo Peetero no Yokaana ne baniina mu yeekaalu mu saawa ey'okusabiramu, esaawa ey'omwenda. \v 2 Waaliwo omuntu omuleme okuva mu kida kwa maye yabbaire asituliibwe, gwe baateekanga bulijo ku lwigi lwa yeekaalu olwayetebwanga Olusa, okusabanga efeeza abayingiranga mu yeekaalu. \v 3 Oyo bwe yaboine Peetero no Yokaana nga baaba okuyingira mu yeekaalu n'asaba okuweebwa efeeza. |