\v 48 Ab'amawanga bwe baawulira ne basanyuka ne bagulumizia ekigambo kya Katonda: bonabona ne baikirirya ababbaire bagisisiibwe obulamu obutaggwaawo. \v 49 Ekigambo kya Mukama waisu ne kibuna mu nsi edi yonayona.