1 line
390 B
Plaintext
1 line
390 B
Plaintext
\v 32 Ife tubabuulira ebigambo ebisa, eby'okusuubiza okwasuubiziibwe bazeiza nti \v 33 Katonda akutuukiriryaa eri abaana baisu bwe yazuukiziry Yesu; era nga bwe kyawandiikiibwe mu Zabbuli ey'okubiri nti Niiwe mwana wange, nkuzaire atyanu. \v 34 Era kubanga yamuzuukizirye mu bafu nga tayaba ate kwirayo mu kuvunda, yakobere ati nti Ndibawa emikisa emitukuvu era egyenkalakalira egya Dawudi. |