lke_act_text_reg/13/13.txt

1 line
479 B
Plaintext
Raw Blame History

This file contains ambiguous Unicode characters

This file contains Unicode characters that might be confused with other characters. If you think that this is intentional, you can safely ignore this warning. Use the Escape button to reveal them.

\v 13 Awo Pawulo na bainaye ne bawanika amatanga okuva mu Pafo, ne batuuka e Peruga eky'e Panfuliya: Yokaana n'abalekayo n'airayo e Yerusaalemi. \v 14 Naye ibo bwe babitire okuva mu Peruga, ne batuuka mu Antiyokiya eky'e Pisidiya, ne bayingira mu ikuggaaniro ku lunaku lwa ssabbiiti ne batyama. \v 15 Bwe baamalire okusoma amateeka n'ebya banabbi, abakulu b'eikuÅaaniro ne babatumira nga bakoba nti Abasaiza ab'oluganda, oba mulina ekigambo eky'okubuulirira abantu, mutumule.