lke_act_text_reg/01/12.txt

1 line
478 B
Plaintext

\v 12 Ne baira e Yerusaalemi okuva ku lusozi olwetebwa olwa Zeyituuni, oluli okumpi ne Yerusaalemi ng'olugendo olw'oku sabbiiti. \v 13 Awo bwe bayingiire ne baniina mu kisenge ekya waigulu, we batyamanga; Peetero no Yokaana n Yakobo no Andereya, Firipo no Tomasi, Batolomaayo no Matayo, Yakobo omwana wa Alufaayo, no Simooni Zerote, no Yuda omwana wa Yakobo. \v 14 Abo bonabona babbaire nga banyiikira n'omwoyo gumu mu kusaba, wamu n'abakali no Malyamu Maye wa Yesu, no bagande.