lke_act_text_reg/11/01.txt

1 line
268 B
Plaintext

\c 11 \v 1 Abatume n'ab'oluganda ababbaire mu Buyudaaya ne bawulira ng'abamawanga boona baikirirye ekigambo kya Katonda. \v 2 Awo Peetero bwe yayambukire e Yerusaalemi, badi abakomole ne bawakana naye \v 3 nga bakoba nti Wayabire mu bantu abatali bakomole n'olya nabo.