1 line
409 B
Plaintext
1 line
409 B
Plaintext
\v 9 Ne wabbaawo okukaayana kungi: abawandiiki abamu ab'omu kitundu eky'Abafalisaayo ne bemerera ne bawakana nga bakoba nti Tetubona kibbiibi ku muntu ono: era kyabbba kitya oba ng'omuzimu gwe gutumwire naye oba malayika? \v 10 Bwe wabbairewo okutongana okungi, omwami omukulu ng'atya Pawulo nga baaba okumukutulamu, n'alagira ekitongole okwiika wansi okumutoola wakati mu ibo olw'amaanyi, okumuleeta mu kigo. |