lke_act_text_reg/21/22.txt

1 line
317 B
Plaintext

\v 22 Kale kiki kino? Tebaaleke kuwulira ng'oizire. \v 23 Kale kola nga bwe tukukoba: tulina Abasaiza bana abeerayirira ekirayiro; \v 24 obatwale abo otukuzibwe wamu nabo, obawe efeeza beemwe emitwe: bonabona bategeera ng'ebigambo bye babuuliirwe ku iwe bibulamu; naye nga weena mwene weegendereza ng'okwata amateeka.