lke_act_text_reg/21/10.txt

1 line
328 B
Plaintext

\v 10 Bwe twalwireyo enaku nyingi, e Buyudaaya n'evaayo omuntu nabbi eriina lye Agabo. \v 11 N'aiza gye tuli n'akwata olukoba lwa Pawulo ne yeesiba amagulu ge n'emikono gye n'akoba nti atyo bw'atula Omwoyo Omutukuvu nti Abayudaaya bwe balisiba batyo mu Yerusaalemi omuntu mwene lukoba luno, balimuwaayo mu mikono gy'ab'amawanga.