lke_act_text_reg/18/27.txt

1 line
297 B
Plaintext

\v 27 Bwe yatakire okuwunguka okutuuka Akaya, ab'oluganda ne bamugumya ne bawandiikira abayigirizwa okumusembezia: bwe yatuukiire n'abayambanga inu abaikirirya olw'ekisa: \v 28 kubanga yasinganga Abayudaaya amaani amangi mu maiso g'abantu, ng'ategeezianga mu byawandiikiibwe nga Yesu niiye Kristo.