lke_act_text_reg/14/19.txt

1 line
304 B
Plaintext

\v 19 Naye Abayudaaya ne bava mu Antiyokiya ne Ikonio, ne besoomera ebibiina ne bakubba amabbaale Pawulo, ne bamuwalulira ewanza w'ekibuga, nga balowooza nti afiire. \v 20 Naye abayigirizwa bwe baamwetooloire n'ayemerera n'ayingira mu kibuga: ku lunaku olw'okubiri n'ayaba no Balunabba okutuuka e Derube.