lke_act_text_reg/14/14.txt

1 line
468 B
Plaintext

\v 14 Naye abatume Balunabba no Pawulo bwe baawuliire, ne bakanula engoye gyabwe ne bafubutuka na baaba mu kibiina, nga boogerera waggulu \v 15 nga bakoba nti Abasaiza, kiki ekibakozesya ebyo? Feena tuli bantu abakwatibwa Byonabyona nga imwe, era tubabuulira ebigambo ebisa muleke ebyo ebibulamu kaisi Katonda omulamu, eyakolere eigulu n'ensi n'enyanza n'ebintu byonabyona ebirimu: \v 16 mu mirembe egyabitire yalekere amawanga gonagona okutambuliranga mu mangi gaago: