lke_act_text_reg/10/13.txt

1 line
365 B
Plaintext

\v 13 Eddoboozi ne lijja eri ye nti Golokoka, Peetero, osale olye. \v 14 Naye Peetero n'agamba nti Nedda, Mukama wange; kubanga siryanga kya muzizo newakubadde ekibi. \v 15 Eddoboozi nate (ne lijja) gy'ali omulundi ogw'okubiri nti Katonda bye yalongoosa tobifuulanga ggwe bya muzizo. \v 16 Ne kiba bwe kityo emirundi esatu: amangu ago ekintu ne kitwalibwa mu ggulu.