lke_act_text_reg/09/23.txt

1 line
254 B
Plaintext

\v 23 Awo bwe wabitirewo enaku nyingi, Abayudaaya ne bateesia okumwita. \v 24 Naye amagezi gaabwe Sawulo n'agamanya. Ne bateeganga ne ku nzigi emisana n'obwire okumwita. \v 25 Naye abayigirizwa be ne bamutwala obwire ku kisenge, ne bamwikiriria mu kiibo.