\v 57 Ne baleekaana N'eidoboozi inene, ne baziba amatu gaabwe, ne bamweyiwaku n'omwoyo gumu, \v 58 ne bamusindiikirirya ewanza w'ekibuga, ne bamukubba amabbaale. Abajulizi ne bateeka engoye gyabwe ku bigere by'omulenzi, eriina lye Sawulo.