\v 16 N'ababbinga awasalirwa emisango. \v 17 Bonabona ne bakwata Sosene omukulu w'eikuŋaaniro ne bamukubbira awasalirwa emisango. Era Galiyo teyafiireyo mu bigambo ebyo.