\v 12 Naye Galiyo bwe yabbaire nga iye weisaza ly'e Akaya, Abayudaaya ne balumba Pawulo n’omwoyo gumu ne bamuleeta awasalirwa emisango, \v 13 nga bakoba nti Ono asendasenda abantu okusinza Katonda ng'amateeka bwe gatalagira.