lke_act_text_reg/10/19.txt

1 line
275 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 19 Awo Peetero bwe yali alowooza ku kwolesebwa, Omwoyo n'amugamba nti Laba, abantu basatu bakunoonya. \v 20 Naye golokoka, okke ogende nabo nga tobuusabuusa: kubanga nze mbatumye. \v 21 Peetero n'akka eri abantu n'agamba nti Laba, nze nzuuno gwe munoonya: kiki ekibaleese?