lke_2sa_text_reg/18/28.txt

1 line
507 B
Plaintext

\v 28 Akimaazi n'a koowoola n'akoba kabaka nti Mirembe. N'avuunama amaiso ge mu maiso ga kabaka n'atumula nti Atenderezebwe Mukama Katonda wo, awaireyo abasaiza abagololeire omukono gwabwe ku mukama wange kabaka. \v 29 Kabaka n'atumula nti Omwisuka Abusaalomu aliyo mirembe? Akimaazi n'a iramu nti Yowaabu bwe yatumwire omwidu wa kabaka, nze omwidu wo, naboine oluyoogaano olunene, naye ne ntamanya bwe lwabaire. \v 30 Kabaka n'a tumula nti weekooloobye oyemerere eno. Ni yeekooloobya n'ayemerera bwemereri.