Sun Nov 17 2024 02:53:58 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-11-17 02:53:58 +03:00
parent 28903d35cd
commit 9444355093
10 changed files with 19 additions and 1 deletions

1
02/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Awo Abuneeri n'a koba Yowaabu nti nkwegayiriire, abaisuka bagolokoke bazanyire mu maiso gaisu. Yowaabu n'a tumula nti bagolokoke. \v 15 Awo ni bagolokoka ni basomoka nga babaliibwe; aba Benyamini n'o Isubosesi mutaane wa Sawulo ikumi na babiri, n'o ku baidu ba Dawudi ikumi na babiri.

1
02/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Ni bakwata buli muntu mwinaye omutwe, ni basumita buli muntu olumpete lwa mwinaye n'e kitala; awo ne bagwira wamu: ekifo ekyo kyekyaviire kyetebwa Kerukasukazulimu, ekiri mu Gibyoni. \v 17 Olutalo ne lubba lukakanyavu inu ku lunaku olwo; Abuneeri n'abbingibwa n'a basaiza ba Isiraeri mu maiso g'a baidu ba Dawudi.

1
02/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Era bataane ba Zeruyiya bonsatu babbaire eyo, Yowaabu n'o Abisaayi n'o Asakeri: era Asakeri yabbaire w'e mbiro ng'e mpuuli ey'o mu itale. \v 19 Asakeri n'a sengererya Abuneeri; awo ng'a yaba nga takyama ku mukono omulyo waire ku mulyo okugoberera Abuneeri.

1
02/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Awo Abuneeri n'a kebuka n'a tumula nti Asakeri, niiwe oyo? N'airamu nti Ninze ono. \v 21 Awo Abuneeri n'a mukoba nti kyama ku mukono gwo omulyo oba ku mugooda, okwate omumu ku baisuka weetwalire ebyokulwanisya bye. Naye Asakeri n'a taikirirya kukyama obutamusererya.

1
02/22.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 22 Awo Abuneeri n'a koba Asakeri ate nti kyama obutansengererya: kiki ekyabba kikunkubbisya wansi? awo ndimuyimusirya ntya amaiso gange Yowaabu mugande wo? \v 23 Naye n'a gaana okukyama: Abuneeri kyeyaviire amusumita ekida n'o muwunda gw'e isimu, eisimu ni libitamu ni liigukira enyuma we; n'agwira awo n'afiira mu kifo omwo: awo olwatuukire abo bonabona abaatuukire mu kifo Asakeri we yagwire n'afa ni beemerera.

1
02/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 Naye Yowaabu n'Abisaayi ne basengererya Abuneeri: awo eisana n'e rigwa nga batuukire ku lusozi Ama, oluli mu maiso g'e Giya mu ngira ey'e idungu ey'e Gibyoni. \v 25 Awo abaana ba Benyamini ni bakuŋaanira ku Abuneeri, ne bafuuka ekibiina kimu, ne bemerera ku ntiiko y'o lusozi.

1
02/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Awo Abuneeri n'a koowoola Yowaabu n'a tumula nti ekitala kirirya enaku gyonagyona? tomaite nga walibbaawo obubalagali ku nkomerero ey'o luvannyuma? kale olituusya waina obutalagira bantu kwirayo obutasengererya bagande baabwe? \v 27 Yowaabu n'a tumula nti Katonda nga bw'ali omulamu, singa totumwire, kale amakeeri abantu tebandiremere kwaba, so tebandisengereirye buli muntu mugande we.

1
02/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 Awo Yowaabu n'a fuuwa eikondeere abantu bonabona ni beemerera, so tebeeyongeire kusengererya Isiraeri, so tebalwaine ate lwo kubiri. \v 29 Awo Abuneeri n'a basaiza be ni batambula mu Alaba ni bakyeesya obwire; ne basomoka Yoludaani, ni babita mu Bisulooni yonayona ni baiza e Makanayimu.

1
02/30.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 30 Awo Yowaabu n'a irayo ng'a letere okusengererya Abuneeri: awo bwe yakuŋaanyirye abantu bonabona, ku baidu ba Dawudi nga kugotereku abasaiza ikumi na mwenda n'o Asakeri. \v 31 Naye abaidu ba Dawudi babbaire basumitire batyo ku Benyamini n'a basaiza ba Abuneeri n'o kufa ni wafa abasaiza bisatu mu nkaaga. \v 32 Ni basitula Asakeri ni bamuziika mu magombe ga itaaye eyabbaire mu Besirekemu. Yowaabu n'a basaiza be ni batambula ni bakyesya obwire, ne bubakyererera e Kebbulooni.

View File

@ -54,6 +54,15 @@
"02-06",
"02-08",
"02-10",
"02-12"
"02-12",
"02-14",
"02-16",
"02-18",
"02-20",
"02-22",
"02-24",
"02-26",
"02-28",
"02-30"
]
}