Fri Nov 22 2024 11:13:20 GMT+0300 (East Africa Time)
This commit is contained in:
parent
f86ca8007d
commit
83a0ff731b
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 11 Awo kabaka Dawudi n'atumira Zadooki n'o Abiyasaali bakabona ng'a tumula nti mwabe Abakaire ba Yuda nti kiki ekibalwisya imwe okusinga bonabona okwiryawo kabaka mu nyumba ye? kubanga ebigambo bya Isiraeri yenayena bituukire eri kabaka, okumuleeta mu nyumba ye. \v 12 Imwe muli bagande bange, imwe muli magumba gange n'o mubiri gwange: kale kiki ekibalwisya okusinga bonabona okwiryawo kabaka? Era mukobe Amasa nti Toli magumba
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 13 Era mukobe Amasa nti Toli magumba gange n'o mubiri gwange? Katonda ankole atyo n'o kusingawo, oba nga tolibba mukulu w'e igye mu maiso gange enaku gyonagona mu kifo kya Yowaabu. \v 14 N'akutamya emyoyo gy'a basaiza bonabona aba Yuda ng'o mwoyo gw'o muntu omumu; n'o kutuma ni batumira kabaka nga batumula nti Irawo iwe n'a baidu bo bonabona. \v 15 Awo kabaka n'a irawo n'aiza ku Yoludaani. Abayuda ni baiza e Girugaali okwaba okusisinkana n'o kabaka, okusomokya kabaka Yoludaani.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 16 Awo Simeeyi mutaane wa Gera, Omubenyamini ow'e Bakulimu n'a yanguwa n'a serengeta wamu n'a basaiza ba Yuda okusisinkana n'o kabaka Dawudi. \v 17 Era ni wabba naye abasaiza lukumi aba Benyamini, n'o Ziba omwidu w'e nyumba ya Sawulo n'a bataane be ikumi na bataanu n'a baidu be abiri nga bali naye; ni basomoka Yoludaani kabaka nga aliwo. \v 18 Eryato ni liwunguka okuwungula ab'o mu nyumba ya kabaka n'o kukola nga bweyasiimire. Simeeyi mutaane wa Gera n'a vuunamira kabaka ng'a somokere Yoludaani.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 19 N'akoba kabaka nti Mukama wange aleke okunteekaku obutali butuukirivu, so toijukira ekyo omwidu wo kye y'akolere ng'a kola ekyeju ku lunaku mukama wange kabaka lwe yaviire mu Yerusaalemi, kirumire omwoyo kabaka. \v 20 Kubanga omwidu wo amaite nga nayonoonere: bona, kyenviire ngiza atyanu nga ninze nsokere enyumba yonayona eya Yusufu okuserengeta okusisinkana n'o mukama wange kabaka.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 21 Naye Abisaayi mutaane wa Zeruyiya n'a iramu n'a tumula nti Simeeyi taitibwe olwa kino kubanga yakolimiire oyo Mukama gwe yafukireku amafuta? \v 22 Dawudi n'a tumula nti nfaayo ki eri imwe, imwe bataane ba Zeruyiya, imwe okubba watyanu abalabe bange? wabbaawo eyaitibwa atyanu mu Isiraeri? kuba timaite nga ndi kabaka wa Isiraeri atyanu? \v 23 Kabaka n'a koba Simeeyi nti toofe. Kabaka n'a mulayirira.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 24 Awo Mefibosesi mutaane wa Sawulo n'a serengeta okusisinkana n'o kabaka; era yabbaire tanaabanga bigere waire okumwa ebirevu waire okwoza engoye gye okuva ku lunaku kabaka lwe yayabiireku okutuusya ku lunaku lwe yairirewo emirembe. \v 25 Awo olwatuukire bwe yatuukire e Yerusaalemi okusisinkana n'o kabaka, kabaka n'a mukoba nti kiki ekyakulobeire okwaba nanze, Mefibosesi?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 26 N'atumula nti Mukama wange, ai kabaka, omwidu wange yambeyere: kubanga omwidu wo yatumwire nti nateekere amatandiiko ku ndogoyi ngyebagale njabe n'o kabaka; ku banga omwidu wo muleme. \v 27 Era yawaayirizirye omwidu wo eri mukama wange kabaka; naye mukama wange kabaka ali sooti malayika wa Katonda: kale kola ekiri mu maiso go ekisa. \v 28 Kubanga enyumba yonnayona eya itawange babbaire bafu bufu mu maiso ga mukama wange kabaka: naye n'otyamisya omwidu wo mu ibo abalya ku meenza yo iwe. Kale nina nsonga ki neeyongeire okukungira kabaka?
|
Loading…
Reference in New Issue